LYRICS OF SINGA SONG BY YKEE BENDA

Ykee benda
Singa gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimyeSinga gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimyeSinga ensi Yona eno twaliko feka
Singa bulikalungi nze nkakukwasa
Singa egulu lyegula gwenolaba essala zempayo kululwo malaika
Gwemanya nemubile mubanga ntuuka
Gwe bwongamba nze wuwo era basinga
Buli gyempita ngandinawe nzimba zimba kyovolaba nekifuba oluusi kiluma
Singa singa gwe singa ehh ehh
Singa singa gwe singa ehh ehhSinga gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimyeSinga gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimyeMaaso taala bona gwobasinga
Mulissa eno munda omwange mwotuula
Kimuli my flower kulembera bwetukumba
Mukwano ensonga nemunzikiza tabula
Kyovolaba bilungi nze nkwagala na mubungi
omusana ogwo ogwaka oba enkube eyo etonya
Era ddala bilungi nze nkwesiga
namubingi kugwe omulungi kwenzimbidde omusingi
(Jazz symphony)
Singa singa gwe singa ehh ehhSinga gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimyeSinga gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye

Bahati Walker Icons
freelancer at Bahati Media Group
I'm a blogger, freelancer and a skeptical writer. If i'm not writing posts, i'm doing other things like watching movies, writing and reviewing books, enjoying music and movies. Hire me to write for you by emailing me editor@bahatimedia.com